POPNABLE
uganda
[Edit Photo]
|
Download New Songs
Listen & stream |
|
Manya Lyrics
Munange nondekawo mbasigade mubanga.
Bambi manya
Gwe muntu gwemalirako endowooza
Nomutima bwange (wekka)
Nondekawo mbasigade mubanga.
Bambi manya
Gwe muntu gwemalirako endowooza
Nomutima bwange (wekka)
Bambi Tovawooo, tondekangaaa,
Ndabye nekyegyegyo mpambatiranga.
Eee,
;waliwo omukwano lwegumpitamu, Bwoba toliwano
Nyongobera.
Naye Bwoba Wendi
Tovanga Wendi
Munange maama nebwembuzabuza amaziga gongera
Nebwendoowoza nti Bakututeko.
Nze era emere enema
Kale mburirako byoyagala, Guno omukwano
Njagala nkuwe nga
Otwale
Munange nondekawo mba nsigadde mubanga, ,,
Bambi manya gwe muntu gwemalirako endowooza nomutima gwange, ,, weka!
Nondekawo Oooh, , Ohh, mbasigade mubanga,…
Produced By; Mozart Studios
Visualz By NG Films
Catch Up With David Lutalo On:
#Manya #Davidlutalo #OfficialVideo